Webmail |Login| Invest| Register|Blog

Amasiga n'Emituba mu Kika kyaffe

Oluvannyu lwa Namugera Kakeeto ne baganda be ko n'abaana be okusenga e Bbaale, ekiseera bwe kyayitawo Bbaale yatandiika okifunda nga baganda ba Namugera, sibakyasobola kugyaawo. Namugera kwe kusaba bagandabe bagende basenge mu bitundu ebitali walannyo ne Bbaale, ye asigale n’abaanabe e Bbaale.

Baganda ba Namugera baawulira bulungi mukulu waabwe kyeyali abalagidde okukola. Kati ge Masiga g’osanga:

EKIFO OMUKULU  
1
Kyabbogo Lujaganya Ebisingawo ku Lujaganya
2
Kyamuyimbwa Kaseegu  
3
Nakiyaga Byuma  
4
Namwanzi Lunamunyu  
5
Ggomba Kagolo  
6
Bulonge Lugaaju  
7
Nkuke Namuna  
8
Kafuluma Luswata  
9
Nabugabo-Bbaale Wanaana  
10
Butale Lukaaga  
11
Mabowa Omukundi Ebisingawo ku bakundi
12
Minyinya Ddungu  
13
Ssanje Ndawula  
14
Bugonzi Yombo  
15
Butale II Nakirembeka  

Ate abaana ba Namugera abaasigala e Bbaale gy’emituba gino:

EKIFO OMUKULU
1
Bugaayi Bwanika
2
Bulegeya Mayiga
3
Buweesi Kirangwa
4
Mbowa Mukasa
5
Bwoga Musoke
6
Misenyi Kakeeto Abbulibwa


 
 

Enteekateeka z'okuzimba ekizimbe okugenda okubeera ekakkalabozo ly'ekika zigenda mu maaso. Ekkakalabizo lino lisuubirwa okuwemmenta obuwumbi bw'ensi za Uganda bubiri (Ush 2b)

 

Muntekateeka y'okukulakulanya ekika n'abazukkulu, Ekika kyasalawo okulima emiti gya Kabakanjagala ku butaka bwaffe e Bbaale

 
Gallery

Our Photos and Videos

Latest News

Nabugabo retreat

Downloads

Downloadable files